Ekibiina Ekigatta Ba Bulooga Ekya Uganda Bloggers Association Kitutegekedde Empaka Z’emipiira Ku Sande Eno Nga 5 May 2024 Awo Ku 𝗛𝗘𝗡𝗥𝗬 𝗦𝗣𝗢𝗥𝗧𝗦 𝗖𝗘𝗡𝗧𝗘𝗥 E Kabalagala.
Empaka Zino Zigendeleddwamu Okujjukira Omugenzi Tusuubira Ismail a.k.a 𝗝𝗮𝗷𝗷𝗮 𝗜𝗰𝗵𝘂𝗹𝗶 Eyatufaako Muntiisa Omwaka Gumu Emabega… (6 May 2023 )
Ab’eŋanda, Emikwano, Bloggers, YouTubers, TikTokers, Journalists & Well-wishers; Mwenna Muyitiddwa Tubeleyo Mubungi Tunyumirwe Nga Bwetujjukira ICHULI ALONEEE… Okuyingira Bwerere!
